wangala Sabasajja
Lyrics
Ayayayayaya ya yayagi yeyeyeyeye yeyeyegi
Ayayayayaya ya yayagi ayeyeyeyeye yeyeyegi
Ensonga nyinji ezidetera okwenyumiriza mubyobuwagwa jensibuka
Nsibuka mubwakabaka bwabuganda ewa sabasajja Muwenda Mutebi
Eyo josanga abantu abempisa ennunji abaniriza kabere muyise
Kyova olaba buli gwanga babonga nalyo
Bannange Bapowa nabo
Ebibasanyusa basunyukira wamu
Aate nga nebibanyiga bonna banyigira wamu ooo oh
Kabaka waffe kekabonero akalaga nti katonda ne Buganda emwoyo gumu bweguti
Ooh oh
Bannange nyimbira kabaka wange Muwenda Mutebi ali eyo emengo
Nyimbira Kabaka wange Muwenda Mutebi aali eyo E mengo
Temunenya kuyimba kanyiimbe
Atooba omwaana wamuteesa alamula aayi
Nyimbira Kabaka wange Muwenda Mutebi aali eyo E mengo
Temunenya kuyimba kanyiimbe
Atooba omwaana wamuteesa alamula
Aah omusaayi gwalina gwegwa sekabaka muteesa eyasokera dala dala dala dala
Oli muteesa yeyawandika ebaluwa eyaleeta abazungu byonna byetulabako
Era ebaluwa eeyo eya Muteesa omubelebelye
Era ebaluwa eeyo eya Muteesa omubelebelyeuyiii yajuna Buganda ne Uganda Yonna
Kati ffe bazukulu baabo ababisokawo bwetweyagala tegubera musango
Kyetuva tusagambizaa
Bannange tusagambiza nnyo nnyo
Kyetuva tusagambiza bwetumanya
Nti Muteesa jaali mu lubiri alamula
A video Brown nyimbira kabaka wange
A Video brown Yasin Settaala
A Video brown a Video brown Yasin Settaala
Emiziro jabuganda ejo abaganda jejibawula
Okuva mubujjaja buli buntu nga alina omuziro ggwe
Naye nga ekitugatta bwe buntu
Tuli bazukulu bba kintu
Kubanga ffena fena tuli bantu
Tweyagalire nga munsi yaffe
Wangaala wangaala
Sabasajja wangaala sabasajja wangaala sabasajja wangaala
Sabasajja wangaala Sabasajja wangaala
Muzukulu wakasujja ebusujja kawooya yasin settaala video brown
DUBOIZ engoma eno yajikubye Tz kiku ne pablo ne duboiz ya dey
Above management we dey
Writer(s): Yasin Kawooya
Copyright(s): Lyrics © O/B/O DistroKid
Lyrics Licensed & Provided by LyricFind
The Meaning of wangala Sabasajja
Be the first!
Post your thoughts on the meaning of "wangala Sabasajja".