Sejjiga
Lyrics
Bwowulilanga akayimba Kano,
nkubira
Nze gwe waganza
neweelabira
Ombulilanga ekigendelelwa
kyewalina
Wandekera sejjiga
nogenda
Omubiri gwo nakabugumu
kewalina
Bwe wajjako akateteeyi
aka kilagala
Okuzukuka nendaba
ebbaluwa
Wandekera sejjiga
nogenda
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Bwowulilanga akayimba kano
komawo
Onzijje mu kilooto kino,
mu kilooto kino komawo
Ondeeteranga nendaba
amaaso go amawoomu
Wandekera sejjiga
nogenda
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Vva mukuzanya jira odde
oohhhhh
Tomala biseera
Tomala biseera
Vva mukuzanya jira odde
oohhhhh
Tomala biseera
Tomala biseera
Writer(s): MAURICE KIRYA
Copyright(s): Lyrics © Songtrust Ave
Lyrics Licensed & Provided by LyricFind
The Meaning of Sejjiga
Be the first!
Post your thoughts on the meaning of "Sejjiga".