Mugole
Mugole

Eddy Kenzo - Mugole Lyrics

Jul 1, 2020
27
Mugole Music Video

Mugole Lyrics

Kenzo
Aye

Alyeyo
Eddy ebintu bya shida
Kale sembera ssebo eno
Wulira bye nkugamba
Wuliriza nnyo
Ssebo yenze fan wo
Akwagala mubuna byalo
Bambi nkwagala nnyo
Era nkuloota n’ekiro
Ebizibu by’ofuna nze mbifuna
Nwana entalo zo eyo gyotoba
N’olwaleero nina obubaka
Okuva mu batuuze ssebo
Bagamba balinda balinda mugole

Ssebo tulinda tulinda mugole
Kale tulinda tulinda tulinda mugole
Ayi ssebo
Tulinda tulinda tulinda mugole
Ssebo tulinda tulinda mugole
Kale tulinda tulinda tulinda mugole
Are you ssebo?

Leero saagala ayogere
Eeh sooka osirike
N’akayimba kano kampe
Nze ndeka nnyimbe
Bwe tuba tukulabye ng’oyiseeko eno
Ne tufa amasanyu
Team Eddy Kenzo muliwa?
Eyo kandabe emikono
Akaluuluulu ye abange tusaakaanye
Eno ensonga ya kuggwa
Ensonga eno ya kuggwa
Eno ensonga yo ya kuggwa
Kesooke eve mu ddiiro

Tulinda tulinda tulinda mugole
Ssebo tulinda tulinda mugole
Tulinda tulinda tulinda mugole
Ayi ssebo
Tulinda tulinda tulinda mugole
Kale tulinda tulinda mugole
Tulinda tulinda tulinda mugole
Are you ssebo?

Masaka, Kyotera mulinda ki eyo?
Tulinda mugole
Seeta, Mukono mulinda ki eyo?
Ssebo tulinda mugole
Jinja, Iganga mulinda ki eyo?
Tulinda mugole
Abaana ba Mbale ne Soroti eyo?
Ssebo tulinda mugole
Gulu mu Arua mulinda ki eyo?
Tulinda mugole
Mbarara, Kabale
Mugole
Fort ne Kasese
Mugole
Tulinda mugole
Ssebo tulinda, tulinda mugole

Kale tulinda tulinda tulinda mugole
Ssebo tulinda tulinda mugole
Tulinda tulinda tulinda mugole
Ayi ssebo

Butamagic
Banq Records

LYRICS PUBLISHED BY: PROMOTER MUSA

Writer(s): Edrisah Musuuza
Copyright(s): Lyrics © TUNECORE INC, TuneCore Inc., Promoter Musa, Sony/ATV Music Publishing LLC, PM Music Publishing Ltd, Universal Music Publishing Group
Lyrics Licensed & Provided by LyricFind

Attach an image to this thought

Drag image here or click to upload image

The Meaning of Mugole

Be the first!

Post your thoughts on the meaning of "Mugole".

Lyrics Discussions

1

800

1

7

1

134
Hot Songs

1

2K
Recent Blog Posts