Wakayima
Wakayima

Bebe Cool - Wakayima Lyrics

May 15, 2020
24
Wakayima Music Video

Wakayima Lyrics

Aah aah ah
Ronnie on this one
Na ŋa na
Eeh eeh eh
A Big Size Bebe Cool
Ah mi come again zagada

Omukwano kati nsibisa nkokoto
Abakulabako bagamba gwe oli kito
Nze ngya kuggyayo n’amaanyi goomubuto
Kubanga by’onkozesa baby bya ndigito
Weegezaagezaamu okunoba
Jjukira wa gye tuvudde baby nga tutoba
Onfumba ng’anfumba amagi boyiro
Omutima oguzannyisa ng’azannya duyiro!
The way you whine your body
You shake your body
Onkubisa amasannyalaze munda muli
Oyagala nsumulule ne ku wallet
Ng’ate mu ssimu wansevingamu ng’owa chapati

Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima
Nze ssibikkiriza ebya Wakayima
Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima
My lover ssiri famire ya Wakayima
Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima
Nze ssibikkiriza ebya Wakayima
Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima
My lover era ssifaanana nga ba Wakayima

Alright, alright den
Topapa kubinjigiriza
Topapa kubinjigiriza kuba nabyeyigiriza
Topapa kubiyimiriza
Topapa kubiyimiriza kubanga nze ali ku ntandikwa
Ng’olutambi lwa cinema
Baby ng’ojjudde enneema
Kye mbadde mbuuza
Ku sipiidi kw’otambulira
Ebigambo bitambula gwe baby totandika ntondo
Oŋamba nze asinga
Ng’ate olina abalala eyo bo datinga
Ebifaananyi noo likinga
Nkimanyi olina bingi by’ohidinga

Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima
Nze ssibikkiriza ebya Wakayima
Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima
My lover ssiri famire ya Wakayima
Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima
Nze ssibikkiriza ebya Wakayima
Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima
My lover era ssifaanana nga ba Wakayima

Alright, alright
Aah aah ah
Ronnie on this one
Na ŋa na
Eeh eeh eh
A Big Size Bebe Cool
Ah mi come again zagada

Ontadde waggulu onsitula
Okuva e Kampala ppaka Mutukula, babe
Omutima gwange ogukutula
Mbiwulira abasajja bakusigula, wantuddemu
Mu mmotoka z’abasajja bakulabamu
Mbu osaba lift ng’ate olina n’eyiyo
Nebuuza ekikutwala e Makerere
Ng’ate olina apartment osula mu bungalow

Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima
Nze ssibikkiriza ebya Wakayima
Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima
My lover ssiri famire ya Wakayima
Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima
Nze ssibikkiriza ebya Wakayima
Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima
My lover era ssifaanana nga ba Wakayima

Wakayima na na na
Wakayima
Wakayima na na na
Gagamel Entertainment Crew

LYRICS PUBLISHED BY: PROMOTER MUSA

Writer(s): Moses Ssali
Copyright(s): Lyrics © Sentric Music, Promoter Musa/PM Music Publishing Ltd.
Lyrics Licensed & Provided by LyricFind

Attach an image to this thought

Drag image here or click to upload image

The Meaning of Wakayima

Be the first!

Post your thoughts on the meaning of "Wakayima".

Latest Blog Posts
Lyrics Discussions

1

554
Hot Songs

1

219
Recent Blog Posts